Katureebe Atabukidde Bannamateeka

0
563

Ssaabalamuzi wa Uganda Bart Katureebe akayuukidde abalamuzi ne ba puliida abali benguzi bagamba nti basusse okuttattana ekitiibwa nerinnya lyessiga eddamuzi Katureebe agamba kati batandise okunoonyereza ku balamuzi ekika kino babasunsulemu olwo ababi basobole okwamuka omulimu