Kkamera Zilondoozi Zijja

0
482

Gavumenti yataddewo obuwumbi bwa sente za Uganda 65 nga zino zigenda kukozesebwa okugula Kamera Zikalondoozi oba zibuli wooli nkulaba ezignda okulondoola obumenyi bw’amateeka. Poliisi yeyawereddwa omulimu gw’okugula Kamera zino nga kino balina okukikola ng’omwaka gw’ebyensimbi guno tegunaba kugwako. Moses Masiko mukugu mubyokwerinda naddala ku ludda olwa Kamera ezikozesebwa mu kulwanyisa obumenyi bw’amateeka. Ono alabudde nti banauganda besunge kitono kuba bayinza obutazifunamu okujjako ngebirina okukolebwa bikoleddwa.