Kkooti Egobwe Ogwa Kitatta

0
414

Eyali omukulwmbeze wa Boda boda 2010 Haji Abdallah Kitatta ebintu byeyongede okumubijirira anti kkooti enkulu egobye omusango gwe gweyawaba my kkooti eno nga ayagalu eyimirize kkooti ya magye okumuwozesa. Omulamuzi wa kkooti enkulu Yasin Nyanzi agabadde mu mitambo agobye omusango guno era nategezanga kkooti enkulu bwetalina busobozi kuwizesa musango kitatta gweyawaba era namusaba agende mu kkooti etawuluza emisango gye enkayana oba kkooti enkulu ewozesa emisango gyanagomola.