Minisita Bakkabulindi Awabudde Abatya Ebyemizannyo

0
260

Minisita omubeezi oweby’emizannyo Charles Bakabulindi asabye abazadde wamu namasomero okufaayo ennyo okutumbula eby’emizannyo mubaana ngabakyali bato. Minisita agamba nti tebalina kulinda gavumenti wabula abazadde n’amasomero batandiike okufaayo ennyo okulakulanya ebyemizannyo mu baana ngabakyali batto bino abyogereddeku Kampala Parents nga’abaana bakuza olunnaku lw’emizannyo omwaka 2018.