Nadduli Alangidde Abalemesa Gavumenti

0
586

Endokwa z’emwaanyi ezirina okugabibwa ekitongole kya operation wealth Creation zitabudde bana Luweero nebatisatisa okuzikasuka ku mbuga ya district eno olwemivuuyo egyetobesemu. Kino kidiridde abalimi abakwasibwa omulimu gwokumerusa emwaanyi ezisoba mu bukadde 2 buli mwaka okukabatema nti emwaanyi zabwe tezikyaguliddwa wabula zakujibwa mu bitundu ebirala okuli Mukono Wakiso, nebilala nga wetwogelera tebakyakilizibwa kugaba yadde ndokwa n’emu ekibafiriza obutitimbe bw’ensimbi.