Obululu Bubalibwa e Rukungiri

0
964

Wetuggyidde ku mpewo ng’okubala obululu bw’abaagala ekifo ky’omubaka omukyala owa district y’e Rukungiri kugenda mu maaso.
Wabula abantu abamu bali mabega wa mitayimbwa nga bavunaanibwa gwa mivuyo gya kulonda.
Kwo okulonda kujjumbiddwa wadde ng’ebyokwerinda bisiibye binywezeddwa nnyo..