Obulwadde Obukambwe Bulumbye Ow’emyaka 80

0
312

Namukadde owemyaka 80, awerenemba nekirwadde ekitategelekeka ekimubala embirizi kati emyezi etano milambilira. Ekirwadde kino kimutadde mubulumi obutagambika nga kimufudde Kitangatanga nga embuzi. Namukadde ono bwomusanga oyinza okulowooza nti bamuyiridde lwegye lw’amazzi.. Embeera eno yelalikiliza abengaandabe nabatuuze kwekuwanjagira ba muzira kisa bamusondele ensimbi asoboole okujanjabibwa, ono yetaaga ensimbi ezisoba mu kakadde kuba abaana be bafa abandimuyambye.

More News