Okusengula Abalaalo Mu West Nile

0
462

Obukuubagano wakati w’abalaalo n’abatuuze mu bitundu ebyenjawulo mu Westnile bweyongera buli lukedde newankubadde nga nsalessale eyaweebwa abalaalo okwamuka ekitundi kino yaggwaako dda nga 22nd April 2018 Obukuubagano buno businze kweyolekera Imvepi ku kyaalo Guru guru abalaalo gyebagwiridde abatuuze mu malaka nga babalanga okubabbako ebyabye.