Olutindo Lwabuluse Nerukkamu

0
572

Abatambuze bangi basobeddwa enkya ya leero oluvannyuma lw’okusingaana olutindo lw’e Nadusi ku kyalo Lupada mu disitulikiti y’e Budaka nga luguddemu; ku luguudo lwa Mbale-Tirinyi olkubadde lukyakolebwa. Kitegeezeddwa nti olutindo luno lwaguddemu ku ssaawa nga munaana ez’enkya. Abavuzi b’ebidduka wabula balagiddwa bakozese oluguudo olulala olwetooloola so ng’abatalina mafuta gawera engendo bazisazizzaamu n’abandi nebamenya emitto nebeebaka mu mmotoka zaabwe.

More News