Omuduumizi Omuggya Owa Poliisi ye Kafeero

0
1085

Omuduumizi wa poliisi omuggya owa Kampala n’enmiriraano Moses Kafeero eyaakava e Bulaaya okutendekebwa agambye nti akimanyi bulungi nti woofiisi gy’ayingidde nnene nnyo naye era mwetegefu okukwasanganyiza wamu n’abapoliisi b’aduumira era ne Bannayuganda poliisi b’ekuuma okwanganga ebisoomooza ebimulindiridde.