Omusajja Asse Abooluganda Lwe lwa Ttaka

0
500

Entiisa ebuutikidde abatuuze b’e Kisanje mu gombolola y’e Bukulula district ey’e Kalungu omusajja bwakakkanye ku kitaawe, mugandawe ne ssengaawe n’abasanjaga ebiso ebibaggye mu bulamu. Kalibutemu ono ateegerekese nga ye Matiya Kalimunda ow’emyaka 25 nga kigambibwa entabwe evudde ku nkaayana za ttaka.

TagsMurder

More News