Omusujja Omukambwe Guuguno mu Uganda

0
403

Minisitule y’eby’obulamu ekakasizza gobulwadde obuva ku nsolo obumanyiddwa nga Congo Crimean Fever bwebubaluseewo mu ggwanga mu disituliki y’e kakumiro era nga omuntu omu yeyakafa ate abalala basatu bakyajjanjabibwa Kino kiddiridde abalwadde okubba omulambo mu ddwaliro awatali kulungamizibwa kuva mu basawo olwo nabo nebafuna ekimbe kino.