Omutuuze Bamusaayidde Emmere e Luweero

0
352

Abantuuze be Zirobwe bakkakkanye ku nnimiro ya mutuuze munnaabwe nebasaawa emmere ye n’okwonoona ebintu bye lwa nkayaana za ttaka Olusuku olusaayiddwa ;wa Muzeeyi Kibaati nga lubadde lwa yiika 4 saako amaka ge Bano bategezezza nti yadde nga bekubidde endulu ku polisi ye Zirobwe amangu dala nga banakigwanyizi bakatandika okusaawa ebirime byabwe, tebaayambiddwa