Poliisi Ezudde Emmundu mu Kazigo e Wakiso

0
425

Poliisi e Ntebe ku mwalo gw’e Kasenyi mu muluuka gw’e Nkumba mu Towuni kanso y’e Katabi ekutte omuvubuka abadde alina emmundu n’amaasasi agawera ate n’ebbaafu ebadde ekubyeko enjaga n’ebisii ebirala by’abadde akukulidde mu kazigo ke.