Ekisiibo Wekiri Kigoloobye

0
1007

Ekiro ekikeseeza olwalero kyekya tandikideko enaku e 10 ezikomekereza ramathan ,omugenyi wa basiramu era nga seeka Mutyaba Issa Imman wo’muzikiti gwekibuli ,wavirideyo basaba abasiramu , okwongera okwenenya ,obutazigayalirira ,era nabakyala bafeeyo okujukiza bababwe kuba nkulu nyo . Ennaku 10 mwemuli ekiro ekyaliramu ekitabo ekitukubu ekya quran ,era nga bamalayika baka kunsi nebasonyiwa oyo eyetonze ,era zetwanirwanyo .