Ababaka Bakungubagidde Abiriga

0
955

Ababaka bakubaganye empawa kubutya ebyokwerinda bya Uganda bwebirina okutambula oluvanyuma lwekigambwa ekyokutibwa kwa Muna NRM era omubaka wa Arua Col. Ibrahim Abiriga n’omukuumi we era muganda we Buga Saidi. Bino bibade mu lutuula lwa Palamenti olwe njawulo olukubilizidwa speaker Rebecca Alitwala kadaga.