Muka Abiriga Alojja Ennaku

0
889

Olwaleero ennaku lweziweze e 12 bukya eyali omubaka w’ekibuga Arua, Ibrahim Abiriga atemulwa mu bukambwe e Kirinnyabigo mu disitulikiti y’e Wakiso n’aziikibwa mu Arua. Omusasi waffe azzeeyo ku kyalo Anyafio mu maka ga Abiriga n’awaayaamu ne Namwandu, n’amunnyonnyola ennaku gyalimu sso nga bannyini bintu ebyayonoonebwa mu lumbe lwa bba nabo babanja bukadde.