Mao Agobeddewo Ssentebe wa DP

0
915

Obutakkaanya nate bubaluseewo mu kibiina kya DP, ssenkaggale waakyo Nobert Mao bwayimirizza ssentebe wa DP owe Kabalore nga bamulanga obutassa kitiibwa mu kibiina ate nokunyomoola pulezidenti Mao okuva mu mbeera kiddiridde ssentebe wa DP Haruna Kibrango okuwandiikira atwala ebyokwerinda mu disitulikiti ngamulagira okuyimiriza olukiiko lwekibiina kyabavubuka olwabadde olwokutuula oludda luno

TagsMao