Abaserikale Bakedde wa Nambooze

0
928

Omubaka wa Mukono municipality Betty Nambooze Bakireke police emukutte enkya ya leero natwalibwa ku police okuNYINNYONYOLA ku byeyawandiika mu biseera byokukungubagira omubaka wa Arua Municipality Ibrahim Abiriga Police egamba Nambooze akwatiddwa ku misango gy’okozesa olulimi olutakirizibwa ku mukutu gwa Facebook nga byonna byaliko kyebyoleka.