Abasomaali Abaasenga Mu Kampala Tebajula

0
376

Jjuuzi Uganda yeegasse kunsi yonna okukuza olunaku lw’abanoonyi b’obubudamo. Okwawukanako n’amawnaga amalala mu Uganda ababudami abamu obulamu bubagondedde ebitagambika era nga beenyigira ne mu mirimu egivaamu ensimbi. Abamu ku bano be Basomali ababeers mu kisenyi mu Kampala.