Abatemu Basudde Ebibaluwo e Wakiso

0
1056

Ebibaluwa byongede okusattiza abantu nga kati kkansala w’e Ganda John Sebagala asula kutebukye oluvanyuma lw’abantu abatannategereka okumusulira ebibaluwa nga bamulabula okubera omwegendereza kuba akadde kona bakima omutwe gwe n’ogwa ssentebe. Mu kibaluwa kkamera zaffe zekirabyeko bibaddeko ebigambo bya nsi egula mirambo era nga kati kkansala ali mu bweraliikirivu.

TagsMurder