Ab'e Kawanda Basiimye Omugenzi Abiriga

0
373

Abutuuze be kawanda mu munisipali ye Nansana, basazeewo okusiima omugenzi Col Ibrahim Abiriga eyali omubaka wa Municipaali ye Arua era omutuuze mukitundu ekyo, nga bamubbulamu oluguudo oluva mu town ye kawanda okutuuka e kirinyabigo nga balutuumye Abiriga Memorial Road. okusinziira ku batuuze bakikoze okusiima omugenzi Abiriga olwebyo byeyabakoleranga