Agambibwa Okubba Omwana Alula

0
843

Police e matugga ewalirizidwa okuba amasasi mubanga okugumbulula abatuuze ababadde batwalira amateeka mu ngalo bwebakkakanye ku musajja ategerekese nga Sango Mohammed nebamukuba okwagala okumutta nga bamutebereza okubanga aliko omwana we somero gwabade agezaako okuwamba. Bino byabadewo ku sawa 2 ezakawungeezi akayise.