Ba Ssentebe Bazize Obugaali Bussewajjuba

0
441

Ba sentebe bebyalo 1002 ebikola mubende district bagaanye obugaali bumaanyi ga kifuba obwagala okubaweebwa okukola emirimu gyabwe n ga bagamba buno tebakyabusobola Bassentebe bano balangidde minisita wa gavumenti ezebitundu Tom Butime nga bwebatakyayagala kusotta bugaali kubanga omulembe gwabwo gwaggwaako