Bamaseeka Bavumiridde Ettemu mu Ggwanga

0
391

Ku lunaku luno olwa Eid, abakulembeze b’abasiraamu basabye Abebyokwerinda okuvunaananga omuntu ssekinnoomu aba yeenyigidde mu bumenyi bw’amateeka so ssi kugamba nti abasiraamu bebazizza emisango. Bino bibadde mu kusaala Eid El fitri abasiraamu nga bakomekkereeza ekisiibo kyabwe.

TagsEid