Benz ya Ben Kiwanuka Gyeyavuganga

0
886

Emu ku zaali emmotoka ya Ben Kiwanuka eyaggyibwa mu kifo mweyali ekuumirwa kyaddaaki ekwasiddwa ekkadiyiro lyobwannanyini erimanyiddwa nga Ssemagulu royal Museum nekigendererwa kyokugikuuma nobutattattana byafaayo bya Ben Kiwanuka. Emmotoka eno ekika kya Mercedes Benz yeemu kwebyo ebisigalira omuloodi mmeeya erias Lukwago byeyakunganya okuva ewa ben Kiwanuka bawannyondo ba Kkooti bwebasenda amaka ga Kiwanuka