DP Eyagala Nambooze Ateebwe

0
466

Ekibiina kya Democratic Party kikakasizza nga bwekimaze okwongerayo ensonga za Nambooze mu bibiina byensi yonna ebirwanirira eddembe lyobuntu oluvannyuma lwebbanga ngakwatiddwa ku kitanda ngate yeetaaga obujjanjabi. Nambooze poliisi yamukwata oluvannyuma lwebigambo byeyawandiika ngomubaka w’ekibuga Arua Ibrahim Abiriga afudde poliisi byerowooza nti byali bityoboola n’okumenya amateeka

More News