Ebyavudde mu Kwogera kwa Museveni

0
874

Minisitule ekola ku nsonga zomunda mu ggwanga esambazze eby’okuwa buli mubaka wa palamenti kabangali ya mmotoka n’abaserikale okunyweza ebyokwerinda byabwe. Minisita omubeezi akola ku nsonga zomunda mugwanga Obiga Kania agambye nti tebalina busobozi obwo ate era tewali mbeera mbi nnyo eyitiridde okuwa buli mubaka omuserikale amukuuma.