Emmaali Etokomokedde mu Muliro e Iganga

0
518

Poliisi e Iganga ewaliriziddwa okukuba amasasi mu bbanga ne ttiyagaasi okugumbulula ekibinja ky’abavubuka ababadde bagezaako okusena amafuta agabadde gakulukuta mu bimitoka Ebigudde ku kabenje nga nebimu bikutte ogufumba emmere.
Akabenje kano kabadde ku kyalo Butende e Iganga kukubo eriva e Busia okuda e Kampala.