Ettemu Lyakuggwaawo Nakulonda ku Byalo – Supreme Mufti Ndirangwa

0
1010

Supreme mufti Shiekh Kasule Ndirangwa asabye Government okuteekawo okulonda kwwebyalo mubwangu okulwanyisa obutemu obweyongedde. Ate nomulangira Kasim Nakibinge avumiridde ekyokukwaata abantu nga tebasoose kubuuliriza ate oluvannyuma nebazuulibwa nga tebalina musango. Bino bibadde mukusaala Iddi e kibuli.

TagsEid