Eyatta Abajulizi Webamuziika Kati Balambulawo

0
768

Ebyafaayo by’abajulizi ba Uganda bigazi nnyo ddala era birimu abantu abalala abali bootayinza kwewala kwongerako ng’obinyumya. Mu bantu bano mwemuli omumbowa Kibuuka Mukajanga eyali omumbowa wa Kabaka Mwanga Basamulla omukulu era eyaweebwa ebiragiro by’okutta abasomi kati abaauuka bajulizi. Mukajanga ono naye mwattu bazzukulu be bamwenyumiririzaamu nnyo.