Gavumenti Egenda Kugema Embiro mu Baana

0
380

President Yoweri Museveni akangudde ku ddoboozi ku district ezitafuddeeyo okulondoola lwaki abaana tebagemebwa kumalayo ddoozi ku ndwadde ezigemebwa, ekiviiriddeko abandi nokufa. Bino bibade mububaka bwe obusomedwa sabaminsita Dr Ruhakana Rugunda mukutongoza eddagala eligema abaana obutafuna mbilo elimanyidwa nga Rota virus Vaccine e Buikwe