Ggwe Kayihura Omwagala wa?

0
1000

Nga bwebagamba nti ekkumi terikyaawa omu, abamu ku banayuganda nga bwebajaganya olw’okukwatibwa kweyali sabapoliisi Gen Kale Kayihura. Ye Omubaka we Rwemiyaga mu Parliament Theodora Ssekikubo agamba nti mwetegefu okweyimirira eyali sabapoliisi , Gen Kale Kayihura mu kkooti yonna gyanaaba atwaliddwa.myo. Mu kiseera kino Gen Kayihura akuumirwa mu nkambi ya magye ey’e Makindye gyasuubirwa okuva awerennembe n’emisango egitannamanyibwa. Kayonga Paul, ayogeddeko ne Sekikubo.