Gwebayiira Olweje Apooca

0
307

POLIISI e Iganga ekutte omusawo w’ekinansi ku byokwokya omuwala gwebamutwalira okumusawula bwamuyiiridde olweje nelumuggyako olususu ngagamba amugobamu mizimu. Seeka Nasser Nasuli mu kiseera kino yaali emabega wemitayimbwa lwa kwefuula wakabi naayokya omwana olweje