Museveni Asiibuludde Abasiraamu E Ntebbe

0
380

President Museveni awade abasiraamu obweyamo nga gavumenti bwegenda okununula ettaka lya Uganda Muslim Supreme Council erisangibwa e Namugongo okuliraana ebugwa byabajulizi nekifo kyongere okulakulanyizibwa ku mutindo gwebyobulambuzi.
E Namugongo wano weewali ekifo ssekabaka muteesa 1 weyasanjagira abasiraamu abasoba mu 70 nga bagaanye okulya ennyama muteesa gyeyabasalira nga bagiyita enkafu