Nambooze Awera Kuloopa Gavumenti

0
281

Omubaka w’ekibuga Mukono Betty Nambooze ngono ne gyebuli eno akyapooceza ku kitanda e Bugoloobi yeeweze nga bwagenda okukuba gavumenti mu mbuga n’abaserikalele ba poliis ssekinnoomu lwakumumumalako ddembe lye mpozzi n’okumulemesa okugenda mu ddwaliro okujjanjabibwa Nambooze agamba okuva lweyaleeteddwa mu ddwaliro lino ery’e Bugoloobi awulirawo enjawulo nga waakugenda ku lwomukaaga lwa wiiki eno e Buyindi.