Obubaka Bw'ekisiibo: Obusiraamu Bwogera ki Ku Kisiibo

0
936

Abamanyi bagamba nti omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan Allah yagussa ku basiraamu nekigendererwa ekyokubawa omukisa okwenenya ate abasonyiwe ebyo ebiba byasoba. Naye bangi kati babala naku nti gugwako ddi, baddemu okwekola ekigenyi. Naye nga tonnaba kusagambiza bino bikulu.