Okufa Kw'abakazi Kutabudde Abalwaniriza B’eddembe – Kampala

0
772

Abalwanirizi b’e ddembe ly’abakyala 7 bakwatiddwa nga beekalakaasiza ku kitebe kya poliisi ekikulu e Naguru, nga bavumirira engeri poliisi gyekwatamu ensonga z’ekiwamba bantu kyebayise okulinnyirira eddembe lyabwe. Abeekalakaasi bano babadde bakulembeddwa banna FDC okuli Sarah Eperu ne Dr. Stella Nyanzi.