Okuzannya Woodball Kulimu ne Dduyiro

0
426

Nga enaku z’omwezi 23 omwezi guno, ekibiina ekitwala omuzannyo gwa Woodball mu ggwanga ki Uganda woodfall federation kyakugyaguza okuweza emyaka 10 bukyanga omuzannyo guno guja mu Uganda. Nga eggwanga bweryetegekera emikolo, olwalero katukufimitire emboozi y’engeri omuzannyo guno gyegukyusizamu obulamu bwabamu ku bagwenyigiramu.