Omusumba Kaggwa Ayogedde Kati

0
365

Omusumba w’essaza ly’e Masaka John Baptist Kaggwa avuddemu omwassi ku kukwatibwa kw’omubaka wa munisipaali y’e Mukono Betty Nambooze Bakireke eyakwatibwa gyebuvuddeko ng’avunaanibwa okubeerako ne ky’amanyi ku kuttibwa kw’eyali omubaka wa Arua Municipality Ibrahim Abiriga.