Pulezidenti Museveni Ayogedde eri Paalamenti ku Nsonga Z’ebyokwerinda

0
314

Pulezidenti Museveni awadde ensonga 10 ezigenda okwesigamwako okumalawo obunkenke bw’ebyokwerida mu Uganda. Omukulembeze w’eggwanga abadde ayogereko eri paalamenti olwaleero ku nsonga z’ebyokwerinda, agambye nti ab’ebyokwerinda bebasibyewo obuzzi bw’emisango mu ggwanga nga beekobaana n’abamenyi b’abamateeka ate nga n’abandi obujulizi babuleka mabega.