Ssemaka N'abantu Be Baweereddwa Obutwa

0
472

Ssemaka wamu nab’omunju ye BlL 6 bawereddwa obutwa abaana babiri ne bafirawo mbagirawo nga ye nabalala 4 baddusiddwa mu ddwaliro lya St. Francis Nagalama nga biwala ttaka. Okusinziira ku baddukirize abadusizza abantu bano mu ddwaliro kumakya ga leero,bagamba nti basanze ssemaka Walakira Hassan,mukyalwe Nabiryo Salima wamu nabaana babwe 4 nga batawa nga ababbiri bafudde dda.

TagsEid