Teri Ajja Kuzannyisa Butonde Atyo

0
426

Ekitongole ekikola ku butonde ekya NEMA nga kiri wamu ne poliisi ya Uganda bakoze ekikwekweto mu beesenza mu ntobazzi naddala olutobazzi lwa Lubigi nebasaawa byonna ebibaddewo okubadde nekkanisa. Ekikwekweto kino kibadde mu bifo bisatu omubadde Lubigi, Kyengera ne Busega era ebintu omuli ensuku, ennimiro za Kalittunsi ne paaka ya Takisi bigobeddwawo