Teri Kuwa Mubaka Ssente za Yinsuwa

0
425

Ababaka ba palamenti bavumiridde enkola eyababaka banabwe okujjangayo ensimbi ezobujajabi bwabwe ate nebazizza mu bintu ebirala nga nabamu bagamba bo bamalako omwaka bhga tebalwadde Mu nkola ya paalimenti buli mubaka aweebwa obukadde butaano okujjanjanibibwa kyokka asobola okuziteeka mu yinsuwa gyayagala oba paalimenti esobola okuzimuwa mu mpeke nga bangi kino bakikola naye bwe balwala ate newabaawo okukaluubirizibwa