Ttimu Y’ensero Egenda mu Nkambi

0
515

Tiimu y’eggwanga ey’ensero eyabasajja egenda Turkey mu nkambi nga yeetegekera oluzannya olwokubiri mu mpaka z’okususulamu abaneetaba mu mpaka z’ensi yona omwaka ogujja. Abazannyi e 12 abanakiikirira Uganda bayitidwa lero.