Wuuno Asuza Ab'e Namuwongo Nga Batunula

0
839

Abatuuze be Namuwongo wano mu kampala bawanjagidde poliisi okugya etwaale omuwala amazze sabiiti bbiri ngali mukitundu kino naye nga tebamanyi wa gyeyava. Omuwala ono nga kati asula ku lubalaza lwe lirimu ku maduuka ye Aida Nakibuuka,nga batuuze beralikirivu nti ayinza okufuna obuzibu.