Nambooze Tannagenda Buyindi

0
845

Omubaka wa Municipali ye Mukono Betty Nambooze Bakireke wadde ng’olunaku olwaleero lwakakasibwa nti lwagenda okutwalibwa e Buyindi ajanjabibwe, munange akyali wali e Bugoloobi Medical Centre nga nekisinga okwenyamiza nti embeera ye eyongera kuba mbi. Kibalizi John adduse za mbwa okulaba ku mubaka ono era katulabe byakunganyiza.