Ebipya ku Ssekabaka Mwanga

0
738

Obwakabaka bwa Buganda olwaleero bujjukidde Ssekabaka Mwanga owokubiri era nayogerwako nga bweyali omusajja omuzira Ssabalwanyi Kalimagezi. Omukenkufu mubyafaayo Samuel Lwanga Lunyigo yabadde omwogezi omukulu era nga ono anokoddeyo ebyafaayo bingi ku Ssekabaka Mwanga abantu byebabadde batamanyi.