Abamenyi B’amteeka Beefuze Ekyalo kye'Wakiso

0
830

Ssentebe omulonde ow’e kyalo kibili ku lw’e Busaabala mu district y’e Wakiso ayolekedde olusozi gambalagala okuteereeza ekitundu kye olw’obumenyi bw’amateeka obukudde ejjembe . Enkya ya leero abatuuze bakedde kunnyulula ennamba za pikipiki eziwerako mu kinnya ky’amazzi nga zirowoozebwa okuba nga nga zaggyibwa ku pikipiki ezizze zibbibwa