UPC Ewadde Amagezi Ku Musolo Gwa Mobile Money

0
867

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ye Kabaka wa Buganda owa 36 mu luse lwa Kabaka Kato Kintu. Okuva lweyatuula ku Namulondo ya bajjajaabe mu 1993, Kabaka azze akyukakyuka n’embeera y’ensi okuva mu nyambala, enjogera, eneeyisa n’ennamula y’obwakabaka. Nga Obuganda bujaguza emyaka 25 egya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi, Kayonga Paul alondodde enkyukakyuka zino nalwaki zeetagisa era tezirina wezikontanira na nono n’obulombolombo bwa Buganda.